Obwakyabazinga bwa Busoga bulangiridde nti Kyabazinga William Gabula Nadiope IV ne Ihnebantu Jovia Mutesi, bafunye Omulangira omulala  Nadiope Ezra Josiah.


Okusinziira ku kiwandiiko ekifulumiziddwa Obwakyabazinga, Omulangira Nadiope Ezra Josiah yazaalibwa nga 01 November,2026,  ku lunaku lwennyini olw'amazaalibwa ga Kyabazinga Gabula Nadiope IV.

Omulangira ono azze ku balongo abaazalibwa mu August 2025.#