Opinions
Ramadhan Kareem: Ssi buli musiraamu nti kimukakatako okusiiba -Sheikh Abdul Salaam Mutyaba
Namubiru Juliet
March 15, 2024
7:40 AM
Immam omukulu ow’omuzikiti gwe Kibuli, Sheikh Abdul Salaam Mutyaba, agamba nti buli musiraamu kimukakatako okusiiba omwezi omutukuvu ogwa Ramadhan, era nti kulimu empeera. Annyonyodde nti kyokka waliwo n’abasiraamu abatakakatibwako kusiiba omuli : abalwadde, abaana abato, abakadde, omukyala ali mu nnaku ze, omutambuze n’abalala.#
Immam omukulu ow’omuzikiti gwe Kibuli, Sheikh Abdul Salaam Mutyaba, agamba nti buli musiraamu kimukakatako okusiiba omwezi omutukuvu ogwa Ramadhan, era nti kulimu empeera.
Annyonyodde nti kyokka waliwo n’abasiraamu abatakakatibwako kusiiba omuli : abalwadde, abaana abato, abakadde, omukyala ali mu nnaku ze, omutambuze n’abalala.#
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment