Opinions
Obubaka bw’ekisiibo: Tukuume empisa ennungi ey’obuwulize – Fr.Peter Bukya
Namubiru Juliet
February 29, 2024
7:10 AM
Obubaka bw’ekisiibo okuva ewa Rev Fr. Peter Bukya. Tunnyikize empisa ennungi ey’obuwulize. Obudde buno Omukama atukoowoolo bulijjo okudda gyali, naddala nga tukuuma empisa ennungi ey’obuwulize. Buli lunaku Omukama atuyita, tuwulire eddoboozi lye, tuleme kugugubya mitima gyaffe. Tube bawulize eri Katonda waffe ne bantu banaffe betuwangaala nabo. Mukubeera abaana ba Katonda abawulize, tujja kusobola okukola omukama […]
Obubaka bw’ekisiibo okuva ewa Rev Fr. Peter Bukya.
Tunnyikize empisa ennungi ey’obuwulize.
Obudde buno Omukama atukoowoolo bulijjo okudda gyali, naddala nga tukuuma empisa ennungi ey’obuwulize. Buli lunaku Omukama atuyita, tuwulire eddoboozi lye, tuleme kugugubya mitima gyaffe.
Tube bawulize eri Katonda waffe ne bantu banaffe betuwangaala nabo.
Mukubeera abaana ba Katonda abawulize, tujja kusobola okukola omukama kyayagala, mu kisiibo kino tulyooke tubaliremu ebibala ebinaamusanyusa.
Rev.Fr.Peter Bukya
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment