Opinions
Bakadde bammwe mubasoosowaze nnyo mu mwezi gwa Ramadhan – Sheik Abdul Salaam Mutyaba
Namubiru Juliet
March 13, 2024
4:55 AM
Abaddu ba Allah abayisiramu bakubiriziddwa okusoosowa abakadde babwe nga babatuusaako ebintu ebikozesebwa mu mwezi omutukuvu ogwa Ramadhan naddala eby’okusiibulukuka. Ramadhan y’empagi ey’okuna ku mpagi ettaano okuzimbiddwa eddiini obusiraamu. Immam omukulu ow’omuzikiti gwe Kibuli, Sheikh Abdul Salaam Mutyaba, akinoganyiza nti okusoosowa abakadde mu mwezi guno ogwa Ramadhan mulimu empeera nenne ddala.#
Abaddu ba Allah abayisiramu bakubiriziddwa okusoosowa abakadde babwe nga babatuusaako ebintu ebikozesebwa mu mwezi omutukuvu ogwa Ramadhan naddala eby’okusiibulukuka.
Ramadhan y’empagi ey’okuna ku mpagi ettaano okuzimbiddwa eddiini obusiraamu.
Immam omukulu ow’omuzikiti gwe Kibuli, Sheikh Abdul Salaam Mutyaba, akinoganyiza nti okusoosowa abakadde mu mwezi guno ogwa Ramadhan mulimu empeera nenne ddala.#
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment