Amawulire
Emmotoka eyingiridde ennyumba y’omutuuze e Luweero – abantu 2 bafiiriddemu
Namubiru Juliet
March 22, 2026
10:22 PM
Entiisa eggudde ku kyalo Ngogolo mu Luweero district, lukululana bweyingiridde ennyumba y’omutuuze okukakana ng’ abantu babiri bafiiriddewo mbulaga. Abafudde kuliko Maama n’omwana ate abalala babiri okuli taata n’omutabani bakoseddwa byansusso era ne baddusibwa mu ddwaliro ekkulu e Luweero nga bataawa. Bisakiddwa: Taaka Conslata
Entiisa eggudde ku kyalo Ngogolo mu Luweero district, lukululana bweyingiridde ennyumba y’omutuuze okukakana ng’ abantu babiri bafiiriddewo mbulaga.
Abafudde kuliko Maama n’omwana ate abalala babiri okuli taata n’omutabani bakoseddwa byansusso era ne baddusibwa mu ddwaliro ekkulu e Luweero nga bataawa.
Bisakiddwa: Taaka Conslata
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment