Abantu 4 bebavuganyizza mu Ntanda ya Buganda 2026, nga 10 Museene, kuliko Ssekamaanya Timothy munna Buddu ,Ssekayombya Adrian okuva e Buwekula , Nagawa Prossy okuva e Buddu, saako Kikabu Abdul Swamada avudde eGomba .
Olumegana luno olubadde olwakaasa meeme luwanguddwa Munna Buddu Nagawa Prossy nga afunye obugoba 22,Munna Buddu Sekamaanya Timothy akutte kyakubiri n'obugoba 15, Munna Gomba Kikabu Abdul awanduse nga afunye 12, ne Munna Buweekula Sekayombya Adrian abuseeyo n'obugoba 10 naye nawanduka
Entanda ya Buganda eyomwaka guno ewagiddwa MTN Uganda , MTN Momo , S Peters ss Bombo Kalule nabalala.
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment