Uncategorized
Ssalongo John afiiridde ku gy’obukulu 92
Namubiru Juliet
October 21, 2024
5:12 PM
Eyaliko omuweereza ku CBS radio, Ssaalongo John Ssekandi omukama amujjuludde ku myaka 92 egy’obukulu. Ssalongo yayatiikirira nnyo mukusoma ebirango mu CBS ku mukutu ogwa 88.8, wakati wa 1996 ne 2000. Abadde amaze ebbanga ng’atawaanyizibwa obulwadde.#
Eyaliko omuweereza ku CBS radio, Ssaalongo John Ssekandi omukama amujjuludde ku myaka 92 egy’obukulu.
Ssalongo yayatiikirira nnyo mukusoma ebirango mu CBS ku mukutu ogwa 88.8, wakati wa 1996 ne 2000.
Abadde amaze ebbanga ng’atawaanyizibwa obulwadde.#
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment