Entertainment
Abayimbi ne bannakatemba bakusasula omusolo gwa bitundu 6% ku nsimbi ezibasasulwa okuyimba n’okuzannya emizannyo
Namubiru Juliet
April 23, 2026
10:46 AM
Parliament ya Uganda eyisizza omusolo gwa bitundu 6 %, ku mutemwa gw’ensimbi ezisasulwa abayimbi ,bannakatemba, n’abalala abasabyusa abantu. Buli nsimbi zebanaasasulwanga okusanyusa abantu zakusolozebwangako omusolo gwa bitundu 6%. Eky’okulabirako, nti singa omuyimbi abeera asasuddwa obukadde bwa shs 3, government yakumusolooza ku nsimbi zino omusolo oguweza shs 180,000/=. Bino webigyidde nga parliament era yakayisa etteeka erikuuma […]
Parliament ya Uganda eyisizza omusolo gwa bitundu 6 %, ku mutemwa gw’ensimbi ezisasulwa abayimbi ,bannakatemba, n’abalala abasabyusa abantu.
Buli nsimbi zebanaasasulwanga okusanyusa abantu zakusolozebwangako omusolo gwa bitundu 6%.
Eky’okulabirako, nti singa omuyimbi abeera asasuddwa obukadde bwa shs 3, government yakumusolooza ku nsimbi zino omusolo oguweza shs 180,000/=.
Bino webigyidde nga parliament era yakayisa etteeka erikuuma ebiyeeye by’abantu abenjawulo omuli n’abayimbi, basobole okubiganyulwamu.#
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment