Ssaabakunzi wa NRM Rosemary Nnansubuga Sseninde alangiridde mu butongole nti akomawo okwesimbawo ku kifo ky'omubaka omukyala owa district ye Wakiso,...
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abaami ba Ssaabasajja Kabaka abaakalondebwa mu bukulembeze ku mitendera gyonna, okubeera abakozi ennyo...
Abasuubuzi mu kibuga Kampala balemereddwa okukaanya ku ky'okuggulawo a maduuka gabwe, abamu bagamba gaggulwe ate abalala bagamba bamala kusisinkana mukulembeze...
Government ekkaanyizza n'abakulira abasuubuzi okuyimiriza akeediimo kabwe baggulewo amadduuka bakole, nga government bwekola ku nsonga ezibaluma Abasuubuzi mu kibuga Kampala,...