Abantu abakyawagamidde mu bizimbe ebyerindiggudde olwa mutenzaggulu (musisi) eyayise mu Turkey ne Syria baweerezza abantu babwe obubaka bw’amaloboozi n’obutambi nga basaba obuyambi. Musisi eyabadde ku buzito bwa magnitude 7.8 yagooyaagoyezza...
Read moreAbantu abakakasibwa nti bafudde ayise mu Turkey ne Syria,basoba mu 2300, ng'abasinga yabattidde mu tulo. Musisi ono abalirirwamu obuzito bwa mmagnitude 7 ku 8. Ennyumba zigudde, wire z'amasannyalaze zikutuse, n'entindo...
Read moreBannansi ba South Sudan mu kibuga Juba bongedde ebirungo mu nteekateeka z’okwaniriza Ppaapa Francis agenda okubakyalirako ku bugenyi bw’obutume enkya. Abantu balabiddwako nga booza enguudo n’okuzikuutira ddala, Omutukuvu Ppaapa Francis...
Read morePpaapa Francis asitudde okwolekera Democratic Republic of Congo ku bugenyi bw’obutume, bwagenda omukalako ennaku ssatu mu ggwanga eryo. Ppaapa bwanaava mu Congo, wakwolekera South Sudan ku bugenyi bwebumu. Agenda kusabira...
Read moreEmmundu saawa yonna yandiddamu okutokota wakati wab'Abayeekera ba M23 n'amagye ga government ya Democratic Republic of Congo. Abayeekera ba M23 balangiridde nti bagenda kusitukiramu okulwanirira aba Tusti bebagambye nti basuse...
Read moreGovernment ya Sierra Leone eriko etteeka lyereese, nga kati kyabuwaze ebitongole byonna ebya government neby'obwannannyini okuwa emirimu abakyala ebitundu 30 ku buli kikumi awatali kwekwasa nsonga yonna. Etteeka lino liruubirira...
Read morePpaapa Emeritus Benedict XVI aziikiddwa mu ntaana yennyini omwali mwaziikibwa Ppaaka John Paul II gweyaddira mu bigere. Ppaapa Paul oluvannyuma lw'okulangirirwa mu lubu lw'abatuukirivu , yasengulwa nassibwa mu kifo ekirala...
Read moreMissa ey'okusabira paapa Benedict XVI etandise mu klezia ya St Peters Basilica e Vatican, era gy'agenda okuziikibwa. Ebikumi n'ebikumi by'a kristu bikungaanidde mu kibangirizi kya lutikko ya Basirica okumuwerekera. Eklezia...
Read moreAbaali baddukanya kkampuni ekuuma n’okwokya emirambo baggaliddwa lwa kutunda bisigalira by’abafu! Kkooti mu Colorado ekya America ekalize omwana ne nnyina mu nkomyo bebakeyo emyaka 20 ne 15 balangibwa kutundanga bitundu...
Read moreEmitwalo n'emitwalo gy'abantu abavudde mu mawanga ag'enjawulo bakyeyiwa mu klezia ya St.Peter's Basilica e Vatican, okukuba eriiso evvanyuma ku mubiri gw'omugenzi paapa Benedixt XVI. Abantu abasoba mu mitwalo 80,000 bebakayingira...
Read more