Abantu abatanaba ku kakasibwa muwendo bafiiriddewo mbulaga mu kabenje akagudde e Makindu mu gombolola y'eNajja mu district y'eBuikwe ku luguudo lwa Kyetume -Katosi -Nyenga. Babadde basaabalira mu Bus ya kampuni...
Read moreEnnyonyi Nnyange ekubye Emmamba Namakaka mu mpaka z'okubaka ez'ebika by'Abaganda eza 2025, ku bugoba 32 : 27. Omupiira ogw'akamalirizo gunyumidde mu kisaawe e Wankulukuku. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga,...
Read moreOlwaleero ennaku z'omwezi ziri nga 01 May,2025 Uganda yeggasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw'abakozi. Ebikujjuko mu District ye Nakapiripiriti, wabula nga lutuukidde mu kiseera nga embeera y'omukozi mu Uganda...
Read moreAmawanga agaawaayo Abajaasi okukwasizaako government ya Somalia okukuuma emirembe gasobeddwa ,oluvannyuma lwÓbutafuna nsimbi zegawa baserikale kutuukiriza biruubirirwa byago. Ensimbi obuwumbi bwa doola za America 96 nga zino zibalirirwaamu eza Uganda...
Read moreOlwa leero abakristu bakuza olunaku lw'okunyeenya amatabi, Yesu lweyayiingira mu kibuga Yerusaalemu mu kitiibwa, ng'abantu bwebamunyeenyeza amatabi g'emiti n'okusaakaanya ennyimba eziteendereza Omutonzi; Hossana! Hossana! oyo ajja mu linnya ly'omukama ...
Read moreEkibiina ekiddukanya omupiira ku ssemazinga Africa ekya CAF, kironze ddifiri munnayuganda Shamirah Nabadda, okulamula mu mpaka za Africa Cup of Nations eza 2025 ezabazannyi abatasussa myaka 20 egy'obukulu. Empaka...
Read moreTtiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eyabazannyi abatasusza myaka 17 egy'obukulu eya Uganda Cubs ekubiddwa Burkina Faso goolo 3-2, mu mupiira ogw'omukwano mu kwetegekera empaka za Africa Cup of Nations U17 ez'omwaka...
Read moreKyaddaaki ekitongole ekikuba mu kyapa ebiwandiiko ebitongole ebya government, ekya Uganda printing and publishing Corporation kifulumizza mu kyapa ebyava mu kalulu k'okuddamu okulonda omubaka wa Kawempe North akaawangulwa munna NUP...
Read more