Abaasimba emmwanyi mu bitundu bya Uganda ebyenjawulo baasemberedde amakungula, olw'enkuba etonnya mu kiseera kino. Zino emmwwanyi ezittuludde obulungi tuzisanze ku Kyalo Kyakwerebera mu gombolola ye Ndagwe mu district ye Lwengo....
Ba ssentebe b'ebyalo 11 abakola omuluka gw'eKiti e Bukulula mu district y'eKalungu bayisizza ebiragiro mwebaweredde abasuubuzi bonna obutaddamu kutambuza nte mu kitundu ekyo, okusukka essaawa emu ey'akawungeezi. Nga bakulembeddwamu...
Government ya Kenya egyewo ekkoligo lyeyali etadde ku mata agava mu mawanga ga East Africa nga ne Uganda mwogitwalidde. Ekitongole Kya Kenya ekivunanyizibwa ku mata ki Kenya Dairy Board wiiki...
Abalimi b'emmwanyi bongedde okufuna essuubi olw'enkuba eyeyongera okutonnya, eviiriddeko emmwanyi zabwe okumulisa n'ezibadde zaakosebwa omusana zitandise okutinta. Abalimi aboogeddeko ne CBS mu gombolola ye Kibinge mu district ye Bukomansimbi mu...
Kenya natte ezeemu okuwera amata ag'obuwunga gonna agava mu mawanga amalala, ekyeraliikirizza bannauganda. Ssenkulu w'ekitongole ekivunaanyizibwa ku mata mu Kenya ki Kenya Dairy Board Margret Kibogy mu kiwandiiko kyafulumizza agambye...
Abavubi ku mwalo gwe Kacungwa ogusangibwa mu ggombolola ye Mazinga mu district ye Kalangala balaajjana olw’ababbi b’ebyenyanjja abolekedde okubalemesa omulimu gwabwe Bagamba nti mu bbanga lya wiiki emu, waliwo amaato...
Abaami ba Kabaka abemiruka mu gombolola ya Ssaabaddu Kituntu mu ssaza Mawokota mu district ye Mpigi babanguddwa, ku bikwata ku nkola za CBS PEWOSA ez'ebyenkulakana n'okuzuukusa obulimi bwa Pamba mu...