Essomero lya Namiryango College School mu Kyaggwe lijaguzza emyaka 121 mu nsiike y'ebyenjigiriza. Emikolo gitandise n'emmisa ey'ekitiibwa ekulembeddwamu omwepisikoopi w'e Lugazi Bishop Christopher Kakooza. Bwabadde ayigiriza, Bishop Kakooza asabye abakkiriza...
Read morePolice e Katwe mu Kampala etandise okunoonyereza ku ngeri abaana babiri gyebafuddemu ekiziyiro, mu Zone ya Kironde Kabowa mu gombolola ye Lubaga mu Kampala. Kigambibwa nti abagenzi okuli Namuddu Aya...
Read morePolice mu district ye Rukiga ekutte ab'oluganda 4, ku bigambibwa nti balina kyebamanyi kunfa ya mwannyinabwe, olw'enkaayana z'ettaka. Abakwate ye Innocent Tumwekwase, Justus Mayumba, Samuel Atuhirwe,ne Christopher Bikorwomuhangi, bonna batuuze ku...
Read moreSt.Joseph's Nyenga seminary etongozza enteekateeka y'ebikujjuko by'okuweza emyaka 100 bukyanga etandikibwawo. Seminaaliyo y'e Nyenga yatandikibwawo mu mwaka gwa 1924, era ng'omwaka ogujja 2024 lwegenda okuweza emyaka 100. Minista omubeezi owebyenjigiriza...
Read moreAbakulemebeze b'ekibiina omwegattira abayizi b’amatendekero ag’awaggulu ekya Uganda National Students Association basobeddwa, ku bigambibwa nti ministry y’ebyenjigiriza yagadde wofiisi z'ekibiina awatali kubeebuzaako. Ekibiina kino kirimu abayizi abasoba mu kakadde kalamba...
Read moreEdward Muhumuza Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV afiiridde mu kabenje akagudde e Mpala ku luguudo lwa Kampala Entebbe Express Way. Mu mmotoka abaddemu yekka kika...
Read moreAbavubi ku mwalo gwe Kimmi ku kizinga Koome mu District ye Wakiso bakedde ku muyiggo ogwa bavubi bannabwe abaagudde mu Nyanja akawungeezi k'e ggulo. Eryato mwebabadde batambulira lyakubiddwa omuyaga...
Read moreOmuntu omu yagambibwa okuba ng'afiiridde mukabenje nabalala baddusiddwa mu ddwaliro nga bafunye ebisago eby'amaanyi mmotoka ya Taxi Number UAU 210 D eremeredde omugoba waayo nesaabala boda boda satu ku luguudo...
Read moreMunnakibiina kya FDC Rtd Col. Dr. Kiiza Besigye talabise ku kkooti ya Buganda Road mu Kampala, gyabadde ateekeddwa okulabika avunaanibwe omusango gwokukuma omuliro mu bantu. Kkooti eno ebadde esuubirwa okuwulira omusango guno...
Read moreEkibiina ky'amawanga amagatte United Nations ,omukago gwa Bulaaya, government ya America neeya Canada gatadde akazito ku Uganda, olw'etteeka erirwanyisa obusiyazi, parliament lyeyayisizza. Amawanga gano n'ebitongole birabudde government n'okusaba president Yoweri...
Read more