Lord mayor wa Kampala Ssalongo Erias Lukwago Lord Mayor wa Kampala Ssalongo Erias Lukwago n'olukiikolwe baddukidde wa kaliisoliiso wa Government Betty Kamya, bagala akole okunoonyereza ku kitongole...
Bannamateeka Micheal Aboneka ali ku kkono ne Henry Byansi nga begeyaamu oluvannyuma lw'okussaayo omusango mu kooti Bannamateeka okuli Henry Byansi ne Micheal Aboneka basazeewo okuddukira mu...
Bya Ddungu Davis Ministry y'eby'enjigiriza erangiridde nti enteekateeka empya eyatuumibwa Uganda National Institute for Teacher Education, (UNITE), ng'eno yegenda okusikira amatendekero gonna agasomesa abasomesa ba primary aga PTC ne...
Paapa wa eklezia ya Orthodox omutukuvu Tawadros II atabukidde abakulembeze mu mawanga ga Africa olw'okuwakula entalo ezitaggwa ,nókutingana mu mawanga gano nti bino byebigalemesezza okukula. Obubaka wa pope Tawadros II...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga anenyezza abafeebya Obuwangwa n'ennono za Buganda,nebasalawo okukola ebyabwe nga bwebaagala. Katikkiro awadde eky'okulabirako eky'abantu abaabizaawo ennyimbe nga bakava e magombe, nti kiba kikyamu kubanga...
Owek.Prosperous Nankindu Kavuma Minister w'ekikula ky'abantu, eby'obulamu,ebyenjigiriza ne wofiisi ya Nabagereka Ttabamiruka w'abakyala mu bwakabaka bwa Buganda, essira liteekeddwa kukusitula omutindo gw'ebyobulamu mu maka gabwe....
Eyali president wa Kenya ow'okusatu Dr. Emilio Stanley Mwai Kibaki Eyaliko president wa Kenya Dr. Emilio Stanley Mwai Kibaki avudde mu bulamu bwensi ku myaka 90...