Ababaka ba parliament 3 abakulembeddwamu omubaka wa Kabula Enos Asiimwe baliko etteeka lyebagala obubaga, liigendereddwamu okuwandiisa ente zonna mu ggwanga...
Government yeddiza omulimu gw'okusunda amasanyalaze Ku bbibiro lya Nalubaale eryayitibwanga Owen falls dam ne Kiira dam e Jinja, oluvannyuma lw'endagaano...
District ye Wakiso eyanjudde embalirira y’omwaka gw’ebyensimbi 2023/2024 egenda okuwementa obuwumbi bwa shillings 85.5, nga ku nsimbi zino emisaala gy’abakozi...
Ababaka ba Parliament Allan Ssewanyana ne Mohammed Ssegirinya basabye kkooti enkulu ewuliriza emisango gyaba kalintalo, okuyimiriza okuwuliriza emisango gy'obutemu n'obutujju...
Police mu district ye Kyotera eri ku muyiggo gw'abantu basatu abateeberezebwa okwenyigira mu bubbi bw'ente, ebasuuziddwa abatuuze n'emmotoka mwebabadde bagitambuliza...