• Latest
  • Trending
  • All

MAAMA WA KABAKA NAMASOLE MARGRETE SIWOZA AZAAMYE

December 1, 2021

Dorothy Kisaka ne Eng.Luyimbaazi basindikiddwa mu kooti enkulu – bawerennembe n’ogwokulagajjalira Kiteezi abantu nebafa

July 3, 2025
KCCA ekaansizza Lazaro Bwambale – yetegekera sizon ejja eya 2025/2026

KCCA ekaansizza Lazaro Bwambale – yetegekera sizon ejja eya 2025/2026

July 3, 2025
Abavubi 2 bagudde mu nnyanja Nnalubaale e Mayuge nebafiiramu

Abavubi 2 bagudde mu nnyanja Nnalubaale e Mayuge nebafiiramu

July 3, 2025
Ennyonyi y’eggye lya UPDF egudde mu Somalia – abantu 5 bafudde

Ennyonyi y’eggye lya UPDF egudde mu Somalia – abantu 5 bafudde

July 2, 2025
Abagoba ba Taxi e Bunnamwaya batabuse lwa byapa by’ettaka eryabasuubizibwa mu 2019 – tebabirabako

Abagoba ba Taxi e Bunnamwaya batabuse lwa byapa by’ettaka eryabasuubizibwa mu 2019 – tebabirabako

July 2, 2025
PFF ne ANT bikoze omukago – byetegekera kalulu ka 2026

PFF ne ANT bikoze omukago – byetegekera kalulu ka 2026

July 2, 2025
The Gazelles ttiimu ya Uganda ey’ensero etandise okwetekera empaka za Africa – FIBA Women’s Afro Basket Championships eza 2025

The Gazelles ttiimu ya Uganda ey’ensero etandise okwetekera empaka za Africa – FIBA Women’s Afro Basket Championships eza 2025

July 2, 2025
Abasomesa ba Arts beetemyemu ku by’okuyimiriza akediimo – president Museveni yabasuubizza okubongeza omusaala omwaka ogujja 2026/2027

Abasomesa ba Arts beetemyemu ku by’okuyimiriza akediimo – president Museveni yabasuubizza okubongeza omusaala omwaka ogujja 2026/2027

July 2, 2025
Butambala eronze Paul Kiwanuka ku butendesi okudda mu bigere bya Hassan Mubiru Kaseese

Butambala eronze Paul Kiwanuka ku butendesi okudda mu bigere bya Hassan Mubiru Kaseese

July 1, 2025
Abavubuka ba “NRM” 14 abagambibwa okubba abantu mu Kampala basiindikiddwa ku alimanda

Abavubuka ba “NRM” 14 abagambibwa okubba abantu mu Kampala basiindikiddwa ku alimanda

July 1, 2025
Buganda etadde essira kukusitula omutindo gw’emirimu egikolebwa mu masaza gonna

Buganda etadde essira kukusitula omutindo gw’emirimu egikolebwa mu masaza gonna

July 1, 2025
Obwakabaka buyimirizza emirimu gyonna egikolebwa ku lusozi Matugga Kitto

President Museveni atadde omukono ku mateeka 9 ng’omwaka gw’ebyensimbi 2025/2026 gutandika – agakwata kukusolooza omusolo gegasingako obungi

July 1, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

MAAMA WA KABAKA NAMASOLE MARGRETE SIWOZA AZAAMYE

by Namubiru Juliet
December 1, 2021
in Amawulire, BUGANDA, Features, News
0 0
0
0
SHARES
221
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Namasole Margrete Siwoza nga bwabadde afaanana

Obwakabaka bwa Buganda bukeeredde mu kiyongobero olw’okuzaama kwa Namasole Margrete Siwoza.

Namasole Siwoza abadde maama wa Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II.
Y’abadde omusika wa Namasole Zirimbuga Musoke, eyali yasikira Namasole Sarah Kisosonkole eyazaama mu 1974 ng’ono yeyazaala Ssabasajja Kabaka.

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga bw’abadde abikira Obuganda enkya ya leero, annyonyodde nti Obwanamasole butambulira mu musaayi.

Katikkiro ategeezezza nti Namasole Margrete Siwoza abadde amaze omwaka mulamba nga mulwadde oluvannyuma lw’okusannyalala oludda olumu olw’omubiri. Abadde ajanjabirwa mu ddwaliro e Mulago ne Aghakhan hospital Nairobi mu Kenya era ng’eno Ssabasajja Kabaka yagendayo n’amulambulako.

Wateereddwawo akakiiko akagenda okukwasaganya ensonga zonna ez’okutereka Namasole, kakukubirizibwa omumyuka ow’okubiri owa Katikkiro Owek.Waggwa Nsibirwa,abalala ye mukubiriza w’olukiiko lwa Buganda Owek.Patrick Luwagga Mugumbule,minister w’ennono n’obuwangwa Owek.David Kiwalabye Male,Omutaka Mugema Charles Nsejjere,Ssabaganzi Emmanuel Ssekitooleko ng’ono Kojja wa Kabaka, ne Dr.Daniel Muyanja mutabani w’omugenzi Namasole Siwoza.

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti akakiiko kano kakukwasaganya ensonga zonna ezikwata ku nnono n’obuwangwa kasalewo ekiseera Namasole lwanaterekebwa.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Dorothy Kisaka ne Eng.Luyimbaazi basindikiddwa mu kooti enkulu – bawerennembe n’ogwokulagajjalira Kiteezi abantu nebafa
  • KCCA ekaansizza Lazaro Bwambale – yetegekera sizon ejja eya 2025/2026
  • Abavubi 2 bagudde mu nnyanja Nnalubaale e Mayuge nebafiiramu
  • Ennyonyi y’eggye lya UPDF egudde mu Somalia – abantu 5 bafudde
  • Abagoba ba Taxi e Bunnamwaya batabuse lwa byapa by’ettaka eryabasuubizibwa mu 2019 – tebabirabako

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -