• Latest
  • Trending
  • All
Emyaka 42 egya Terehe Sita – UPDF ekyalina ebigisoomoza

Emyaka 42 egya Terehe Sita – UPDF ekyalina ebigisoomoza

February 6, 2023
Asazeeko bba ebitundu by’ekyama – police emukutte

Asazeeko bba ebitundu by’ekyama – police emukutte

March 28, 2023
Enguudo eziri mu mbeera embi – ab’e Ngogwe bekakabye

Buli nte eweebwe endagante – Ababaka ba parliament baleeta tteeka

March 28, 2023
Abavubi baweereddwa amagezi bagendeko mu mirimu emirala – obutimba bwokeddwa

Abavubi baweereddwa amagezi bagendeko mu mirimu emirala – obutimba bwokeddwa

March 28, 2023
Government yeddiza omulimu gw’okusunda amasannyalaze ku Nnalubaale

Government yeddiza omulimu gw’okusunda amasannyalaze ku Nnalubaale

March 28, 2023
Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

March 27, 2023
Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government

Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government

March 27, 2023
Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

Obubenje butuze 67 mu wiiki emu

March 27, 2023
Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa

Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa

March 27, 2023
Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

March 27, 2023
Amakungula gasembedde!

Amakungula gasembedde!

March 27, 2023
Namiryango College School ejaguzza emyaka 121

Namiryango College School ejaguzza emyaka 121

March 26, 2023
Abaana babiri bafudde ekiziyiro – omu addusiddwa mu ddwaliro

Abaana babiri bafudde ekiziyiro – omu addusiddwa mu ddwaliro

March 26, 2023
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Emyaka 42 egya Terehe Sita – UPDF ekyalina ebigisoomoza

by Namubiru Juliet
February 6, 2023
in Amawulire, Features
0 0
0
Emyaka 42 egya Terehe Sita – UPDF ekyalina ebigisoomoza
0
SHARES
121
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Olwaleero ziri ennaku z’omwezi 6 February,2023 eggye ly’eggwanga erya UPDF lijaguza bwegiweze  emyaka 42  bukyanga bayeekera ba NRA balumba  enkambi ye Kabamba  mu District ye Mubende,  mu lutalo olwaleeta government ya NRM  mu buyinza, era olwazaala eggye lya UPDF.

Ku lunaku luno olwa  Tarehe sita,  amagye  gategeezeza nti  waliwo  ebitukiddwako  bingi ddala omuli okunyweeza eby’okwerinda  mu ggwanga ,okukuuma emirembe n’okusomesa abaserikale.

Omwogezi  wa UPDF Brig Gen felix Kulaigye amnyonyodde nti amagye    gabangudde  abaserikale nebaweebwa obukugu obw’enjawulo  mu   kuzimba, nga bayita mu  kitongole ekizimbi ekya UPDF Engineering Brigade  ,okuzimba amalwaliro, okuwa abantu obujajabi , n’okuyambako   okukuuma emirembe mu mawanga omuli Democratic Republic of Congo , Somalia ne South Sudan.

 Felix Kulaigye agambye nti egye lya UPDF lyakwongera okusaawo emirimu gy’enkulakulana  egiyingiza ensimbi okukwasizaako government.

Mungeri yemu agambye nti wadde amagye galina  ebituukiddwako bingi, nti naye  bakyalina okusoomozebwa okuva ku nsimbi entono ezibaweebwa.

Wakyaliwo obwetaavu bw’okumaliriza eddwaliro ly’amagye e Mbuya ,okuzimba ennyumba z’abaserikale n’okwongeza ensako zabwe.

Olunaku lwa Tarehe Sita lukuzibwa nga 6 February buli mwaka, okujjukira  olunaku abayeekera ba National Resistance Army- NRA abaaduumirwanga   Gen. Yoweri  Kaguta  Museveni  lwe gaalumba enkambi y’amagye ku mulembe gwa Milton Obote e Kabamba nga 6 february 1981.

Abalwanyi baali 41 n’emmundu zabwe 27 bebaatandika olutalo  lwekiyeekera luno olwamala emyaka etaano, baawamba 26 January,1986.

Kwaliko  Gen Yoweri Kaguta Museveni kati president wa Uganda ,   Paul Kagame kati President wa Rwanda, omugenzi Gen Elly Tuhirirwe Tumwiine , Col fred Mwesigye , Brig Andrew Lutaaya , Jack Muchunguzi , Julius Chihande  ,George Mwesigwa ,Charles Tusiime Rutarago n’abalala.

Charles Tusiime Rutarago yoomu ku bataasobola kutuuka Kabamba, oluvanyuma lw’emmotoka gyeyali avuga era nga mwemwali Omudduumizi wabwe Yoweri Museveni, okufuna obuzibu olwo ye nalagirwa asigale n’emmotoka.
Charles Tusiime Rutarago yoomu ku banna nsiko abawumula amagye omwaka oguyise era nga weyaganyukira ng’ali ku daala lya Brigadier General, era nga y’abadde adduumira amagye agakuuma abakulembeze ab’enono bonna mu ggwanga.

Ebikujjuko  by’omwaka guno  eby’emyaka  42 egya UPDF bitandise okubumbujja mu kisaawe e Kakyeeka  mu  kibuga  Mbarara.

Bitambulira ku mulamwa   gwokujjukira abaatandiika olutalo olwaleeta enkyukakyuka mu ggwanga,  ng’abajaasi bakoze bulungi bwansi mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo okumala wiiki namba.

Mubaddemu okujanjaba abantu, okulongoosa ebitundu okuli Ibanda, Kazo, Isingiro , Kiruhura Mbarara n’ebirala, okulongoosaa amayumba g’abantu abatalina mwasirizi, okufuuyira ebiwuka , okudaabiriza amasomero agali mu mbeera  embi n’ebirala.#

 

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Asazeeko bba ebitundu by’ekyama – police emukutte
  • Buli nte eweebwe endagante – Ababaka ba parliament baleeta tteeka
  • Abavubi baweereddwa amagezi bagendeko mu mirimu emirala – obutimba bwokeddwa
  • Government yeddiza omulimu gw’okusunda amasannyalaze ku Nnalubaale
  • Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Navigate Site

  • Home
  • News
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
  • DEPARTMENTS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
  • Events
  • CBS PARTNERS
  • Archive
  • CONTACTS

CBS FM SOCIAL PLATFORMS

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist