• Latest
  • Trending
  • All
Ekijjulo ky’abakozi ba CBS

Ekijjulo ky’abakozi ba CBS

February 3, 2023
Asazeeko bba ebitundu by’ekyama – police emukutte

Asazeeko bba ebitundu by’ekyama – police emukutte

March 28, 2023
Enguudo eziri mu mbeera embi – ab’e Ngogwe bekakabye

Buli nte eweebwe endagante – Ababaka ba parliament baleeta tteeka

March 28, 2023
Abavubi baweereddwa amagezi bagendeko mu mirimu emirala – obutimba bwokeddwa

Abavubi baweereddwa amagezi bagendeko mu mirimu emirala – obutimba bwokeddwa

March 28, 2023
Government yeddiza omulimu gw’okusunda amasannyalaze ku Nnalubaale

Government yeddiza omulimu gw’okusunda amasannyalaze ku Nnalubaale

March 28, 2023
Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

March 27, 2023
Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government

Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government

March 27, 2023
Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

Obubenje butuze 67 mu wiiki emu

March 27, 2023
Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa

Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa

March 27, 2023
Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

March 27, 2023
Amakungula gasembedde!

Amakungula gasembedde!

March 27, 2023
Namiryango College School ejaguzza emyaka 121

Namiryango College School ejaguzza emyaka 121

March 26, 2023
Abaana babiri bafudde ekiziyiro – omu addusiddwa mu ddwaliro

Abaana babiri bafudde ekiziyiro – omu addusiddwa mu ddwaliro

March 26, 2023
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Ekijjulo ky’abakozi ba CBS

by Namubiru Juliet
February 3, 2023
in BUGANDA
0 0
0
Ekijjulo ky’abakozi ba CBS
0
SHARES
109
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssabasajja Kabaka asiimye naagabula abakozi be ku Radio ya CBS ekijjulo ekyenjawulo, oluvanyuma lw’okukwata ekifo eky’okubiri mu nkola y’emirimu mu bitongole bye byonna mu nsengeka y’omwaka 2022.

Ettendekero lya Buganda Royal Institute of business and technical education lyeryakwata ekisooka.

Ekijjulo kino kiyindidde ku kitebe kya Cbs ekikulu Masengere.

Abakozi abaasinga mu 2022 mu bitongole bya Cbs  basiimiddwa n’ebirabo era Mawanda Denis yeyasinze mu digital department,  Kato Denis yasinze mu kitongole ky’amawulire awereddwa kavu wa ssente, Nassonko Persey yeyasinze ba kitunzi, yasinze mu kitongole kya Digital, Titi Tendo Table, yasinze mu bakozi abakola programme kumpewo, ssonga Evelyn Ntono, okuva mu kitongole kya Administration yasinze abakozi bonna mu CBS awereddwa sente enkalu  n’ekyapa kyettaka.

Omuk.MD wa CBS Kawooya Mwebe ng’akwasa Evelyn Ntono ekirabo (eyasinze abakozi bonna)

Ku kijjulo kino kubaddeko nokusiima banna byamizanyo ba tiimu ya Cbs ey’omupiira ogw’ebigere olwokuwangula empaka z’ebitongole bya Buganda mu mupiira ogwebigere, ate era n’okukwata eky’okubiri mu mpaka z’ebitongole ne kampuni ezenjawulo mu ggwanga  ezimanyiddwa nga Cooperate league.

MD wa CBS Kawooya Mwebe ng’akwasa Mawanda Ronald ekirabo (eyasinze mu digital department)

Ssenkulu wa Radio ya Ssabasajja Kabaka Cbs Fm, Omukungu Micheal Kawooya Mwebe, akulembeddemu emikolo jino, alagidde abakozi ba Radio eno, ne mu bitongole by’obwabaka, okufaayo ennyo ku nsonga z’okuzza obwakabaka ku ntikko nga bayita mu kukola n’amaanyi.

Kato Denis eyasinze okukola obulungi mu kitongole ky’amawulire
Sylivia Persey Nassonko eyasinzrle mu commercial department
Titie Tabel eyasinze abakozi bonna abakola programs ku mpewo

Akulira abakozi ku Cbs, omukungu Robert Kasozi, asabye ebitongole okuwayo akadde okukola ebibasabibwa n’okukola ennyo omwaka guno okuwangula engule yomwaka mu bitongole, n’abakozi okufaayo ennyo ku byenfuna byabwe nebirala.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Asazeeko bba ebitundu by’ekyama – police emukutte
  • Buli nte eweebwe endagante – Ababaka ba parliament baleeta tteeka
  • Abavubi baweereddwa amagezi bagendeko mu mirimu emirala – obutimba bwokeddwa
  • Government yeddiza omulimu gw’okusunda amasannyalaze ku Nnalubaale
  • Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Navigate Site

  • Home
  • News
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
  • DEPARTMENTS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
  • Events
  • CBS PARTNERS
  • Archive
  • CONTACTS

CBS FM SOCIAL PLATFORMS

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist