Namutikkwa w’enkuba abaddemu kibuyaga n’omuzira akosezza qbatuuze abawerako ku kyalo kikoma-kitazzi mu district ye Buikwe.

Sentebe w’e kyalo kino shieck Nsubuga Bruhan amayumba g’abatuuze agakunukkiriza mu 10 n’emisiri gy’emmere gisigadde ku ttaka.
Bawanjagide abakulembeze ne ministry y’ebigwa bitalaze okubaduukirira.
Bisakiddwa: Sseruyange Christopher