Ssenkulu wa UNAIDS mu nsi yonna Winnie Byanyima ng’akwasa Ssaabasajja Kabaka engule y’okukulemberamu okulwanyisa mukenenyaEjjinja ery’omuwendo UNAIDS lyewadde Ssaabasajja Kabaka olw’akawefube gweyenjigiddemu okulwanyisa siriimuAbakungu ba kampuni ya Airtel nga bakwasa Omutanda omujoozi gw’emisinde @67Ssaabasajja (awali manvuuli) ng’agenda okusimbula emisinde gy’amazaalibwa @67Olubiri luwuumye ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka @67Kabakanjagala ng’akwatiridde abaddusi b’emisinde gy’amazaalibwa @67Katikkiro Charles Peter Mayiga ng’akola dduyiro mu Lubiri e Mengo ku misinde gy’azaalibwa ga Kabaka @67Ali wakati; omukubiriza w’olukiiko lw’abataka Namwama Augustine MutumbaAbataka abakulu b’obusolya ku mazaalibwa ga Kabaka @67Ssenkulu wa UNAIDS Winnie Byanyima n’Omulangira David Kintu WasajjaAbato abakulu n’abakadde betabye ku misinde gy’amazaalibwa @67Abayizi ba mt.st henry’s high school Mukono ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka @67Sandrah Namugerwa ne Achileo Kamulegeya Kiwanuka Abaweereza ku mitimbagano gya CBSAkulira eby’emirimu mu FUFA Edgar Watson ng’aliko byabuulira omuto Ellishamah Bethel Kalibbala mu Lubiri ku Kabaka birthday run @67Abazaana ba Kabaka bano nga bava okudduka emisinde gy’emazaalibwa ga Kabaka @67Baana bawala bano nabo babadde ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka @67