• Latest
  • Trending
  • All
Enkusu –  ekinyonyi ekirina omukwano ogwékimmemmette

Enkusu – ekinyonyi ekirina omukwano ogwékimmemmette

June 4, 2022
Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

March 27, 2023
Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government

Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government

March 27, 2023
Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

Obubenje butuze 67 mu wiiki emu

March 27, 2023
Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa

Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa

March 27, 2023
Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

March 27, 2023
Amakungula gasembedde!

Amakungula gasembedde!

March 27, 2023
Namiryango College School ejaguzza emyaka 121

Namiryango College School ejaguzza emyaka 121

March 26, 2023
Abaana babiri bafudde ekiziyiro – omu addusiddwa mu ddwaliro

Abaana babiri bafudde ekiziyiro – omu addusiddwa mu ddwaliro

March 26, 2023
Ettaka litabudde ab’oluganda – omu attiddwa

Ettaka litabudde ab’oluganda – omu attiddwa

March 26, 2023
St.Joseph’s Nyenga seminary etandise ebikujjuko by’emyaka 100

St.Joseph’s Nyenga seminary etandise ebikujjuko by’emyaka 100

March 25, 2023
Uganda National Students Association – obutakkaanya bweyongedde

Uganda National Students Association – obutakkaanya bweyongedde

March 25, 2023
Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

March 25, 2023
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Nature

Enkusu – ekinyonyi ekirina omukwano ogwékimmemmette

by Namubiru Juliet
June 4, 2022
in Nature, Uncategorized
0 0
0
Enkusu –  ekinyonyi ekirina omukwano ogwékimmemmette
0
SHARES
243
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Enkusu kye kimu ku binyonyi ebisinga okuyiggibwa mu ttale nókukusibwa, naddala ekika ky’Enkusu ekiyitibwa African Grey Parrot.

Enkusu mu lungereza eyitibwa Parrot, nga munsi yonna ,mulimu ebika byénkusu 20, wabula nga ku lukalu lwa Africa kuliko ebika 6, naye ngékisinga okumanyibwa kye kya African Grey parrot.

African grey parrot ebeera yakikuusikuusi ngériko ekyensuti ekya langi emyufu. Wabula zzo enkusu ezisangibwaq ku ssemazinga endala zibeera ne langi nnyingi omuli eza kiragala, emyufu eza bbululu, kyenvu enzirugavu, entobeketobeke néndala.

Wano mu Buganda Enkusu muziro era  ng’abagweddira bazukkulu ba Ssenkusu e Ssonja – Buvuma.

Akabbiro kabwe Namuggala, ng’eno ebeera Mpaffu Enkusu gyeba eriddeko netagimalaawo.

Omubala gwabeddira e Nkusu guvuga nti: Kyana ky’enkunsu kirya kyegiringijja kekakitanda n’ekigwa ku ttaka tekidda waggulu.

Enkusu kinnyoyi kisinga kubeera mu miti.

Kiwomerwa nnyo ebidoododoodo, emmere ey’ensigo saako ebibala ebimu n’obuwuka obutonotono.

Ekitongole ekirondoola omuwendo gw’ensolo z’omunsiko ekya IUCN kiraga nti mu nsi yonna ziri  wakati wa 40,000 – 100.000

Buli ng’ennaku z’omwezi 31st May, abalondoola obutonde bwensi balukuza nékigendererwa kyókwongera okulondoola ebizikwatako, nókusomesa abantu obukulu bwokuzikuuma zireme kusaanawo.

Kigambibwa nti Olukalu lwa Asia lw’erusinga okwenyigira mu muze gw’okukusa Enkusu nga baziggya  mu Africa.

Ebyoya byénkusu ebimyufu aba Asia babikozesa nnyo mu kusinza kwenzikiriza ez’enjawulo.

Era bakkiriza nti olw’okuba enkusu zino ekika kya African Grey Parrot ziyeeyereza bulungi amaloboozi g’abantu, nti era  ekyo kigawa amaanyi okuwonya eddwande ez’abantu abatayogera bulungi!

Ng’ogyeko okuba nti Enkusu  eky’okuyeeyeereza amaloboozi g’abantu kyesinga okumanyibwako – waliwo ebintu ebirala bingi ebyewunyisa ku Nkusu;-

Enkusu ebeera n’omubeezi omu okutuusa okufa, ate singa afa ekungubaga nnyo.

Enkusu tekoma ku kyakulabika bulungi olwa langi zaayo ez’ekikuusikussi n’emyufu ku kyensuti – neneeyisa yaayo nnungi.

Enkusu kinyonyi ekikolagana obulungi nébinaabyo,  era bibeera mu bibinja ebikunukkiriza 1000.

Enkusu esobola okuwangaala okusussa emyaka  65 egyóbukulu.

Enkusu bweweza emyaka 4, ngéfuna omubeezi waayo gwebeera naye lubeerera.

Enkusu enkazi bwezibiika amagi gaazo nga gano gabeera wakati wa 3 – 5, ensajja ekola butaweera okugisombera emmere okutuusa ngámagi gaaluddwa , nga nóbwana buwezezza wakiri emyezi musanvu oba munaana.

Shellona Namakuwa owa Uganda Wildlife Authority ngázannyikiriza enkusu

Enkusu zisobola okukuumibwa mu maka gábantu, wabula nga zisinga kweyagalira mu bibira.

Enkusu ezikuumibwa awaka singa zibeera zirabiriddwa bulungi, zigwa mu mukwano era nezaagala nnyo abantu abazirabirira, nezeerabirira ddala nkusu zinewaazo.

Shellona Namakula  omu kubasomesa ku by’obutonde ku Uganda Wild life Authority oba Zoo e Ntebe, agamba nti  okuweweeta Enkusu mu bifo omuli wansi w’ebiwawaatiro byayo ,  ekyensuti kyayo wekikoma saako n’ekifuba, bigisanyusa nnyo, wabula nga tekisaanye kukolebwa.

Enkusu Kinyonyi kigezi, era kyekimu ku bisinga okujaagaza abantu nebagikuumira mu maka gwabwe saako okuzikukusa.

Wabula olwókwagala okukikuuma n’emijiji egirijja gikirabeko, kisaana kirekebwe mu bibira gyekisinga okweyagalira nókukuuma obutonde bwakyo mwekiwangaalira.

Bisakiddwa: Diana Kibuuka

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka
  • Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government
  • Obubenje butuze 67 mu wiiki emu
  • Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa
  • Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Navigate Site

  • Home
  • News
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
  • DEPARTMENTS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
  • Events
  • CBS PARTNERS
  • Archive
  • CONTACTS

CBS FM SOCIAL PLATFORMS

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist