• Latest
  • Trending
  • All
Minister Kasaija yetonze olw’okukkiriza okuwaayo ensimbi okuliyirira ab’ettaka – akitadde ku IGG Betty Kamya

Minister Kasaija yetonze olw’okukkiriza okuwaayo ensimbi okuliyirira ab’ettaka – akitadde ku IGG Betty Kamya

May 31, 2022
Taxi esaabadde aba bodaboda

Taxi esaabadde aba bodaboda

March 23, 2023
Dr.Besigye talabiseeko mu kooti- omulamuzi amuyisizaako ekiragiro

Dr.Besigye talabiseeko mu kooti- omulamuzi amuyisizaako ekiragiro

March 23, 2023
Etteeka erirwanyisa ebisiyaga liri mu lusuubo – Uganda eteereddwako akazito

Etteeka erirwanyisa ebisiyaga liri mu lusuubo – Uganda eteereddwako akazito

March 23, 2023
Ab’ebyokwerinda balabudde ku balalu abeyongedde mu kibuga – bateeka eby’okwerinda mu katyabaga

Ab’ebyokwerinda balabudde ku balalu abeyongedde mu kibuga – bateeka eby’okwerinda mu katyabaga

March 23, 2023
Ramadan Kareem!

Ramadan Kareem!

March 23, 2023
Abaana balumirizza nnyabwe okuba omusezi

Abaana balumirizza nnyabwe okuba omusezi

March 23, 2023
Obululu bwa ttiimu ezinaazannya quarterfinals za Stanbic Uganda  cup bukwatiddwa

Obululu bwa ttiimu ezinaazannya quarterfinals za Stanbic Uganda cup bukwatiddwa

March 22, 2023
Bobi Wine afulumizza “Nalumansi”

Bobi Wine afulumizza “Nalumansi”

March 22, 2023
Court dismisses application to block installation of digital surveillance cameras on all  cars

American couple barred from moving out of Uganda

March 22, 2023
Police erina byezudde ku baamenya ekanisa nebanyagamu ebintu

Police erina byezudde ku baamenya ekanisa nebanyagamu ebintu

March 22, 2023
Eyatomera essomero lya Kasaka SS n’atta abayizi – agguddwako emisango 4

Eyatomera essomero lya Kasaka SS n’atta abayizi – agguddwako emisango 4

March 22, 2023
Abatalina NIN sibakuweebwa bbaluwa zabuzaale – NIRA

Abatalina NIN sibakuweebwa bbaluwa zabuzaale – NIRA

March 22, 2023
  • official email
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Minister Kasaija yetonze olw’okukkiriza okuwaayo ensimbi okuliyirira ab’ettaka – akitadde ku IGG Betty Kamya

by Namubiru Juliet
May 31, 2022
in Amawulire
0 0
0
Minister Kasaija yetonze olw’okukkiriza okuwaayo ensimbi okuliyirira ab’ettaka – akitadde ku IGG Betty Kamya
0
SHARES
67
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Kaliisoliiso wa government Betty Kamya lweyali mu kakiiko ka COSASE nga yennyonyolako

Minister w’ebyensimbi n’okuteekerateekera eggwanga Matia Kasaija ayogedde kaati nti yakola kikyamu era neyetonda okuyisa ensimbi obuwumbi 10 n’obukadde 600 ezaaliyirira abantu omukaaga abagambibwa nti government yali yabaggyako ettaka lyabwe.

Minister Kasaija abadde mu kakiiko ka parliament akalondoola entambuza y’emirimu mu government,kyali kikyamu eyali minister w’ettaka nga kati ye kaliisoliiso wa government Betty Olive Namisango Kamya, okusaba ensimbi ezo ng’akozesa obuyinza bwe nga minister, so nga zaalina kusabibwa  “accounting officer’’.

Minister Kasaija obuzibu abutadde ku bakozi ba ministry y’ebyensimbi bagambye nti nabo tebaakola kimala, okwekeneenya okusaba kweyali minister Betty Kamya bwebaali tebanawaayo nsimbi.

Ensimbi zino eyali minister w’ettaka Betty Olive Namisango Kamya yawandiikira minister Kasaija,  ng’amusaba nti waaliwo abantu 6 abaali betaaga okuliyirirwa.

Bano kuliko  Nagenda Stephen, Peter Busuulwa, Natalia Namuli ,Yisika Lwakana  ne Richard Mugisha.

Betty Kamya bweyali mu kakiiko kano, yategeeza nti naye yasinziira ku biragiro bya president okusaba ensimbi,okuliyirira abamu ku bantu abo.

Akakiiko kaamulagira anoonye ebiwandiiko byonna ebikwata ku nsimbi ezo n’ekiragiro ekyamuweebwa,oluvannyuma wakuddayo mu kakiiko abyanjuleyo.

Wabula minister kasaija abuulidde akakiiko ka COSASE nti  ekiragiro kya president ekyo ye takirabangako, nategeeza nti agenda kuddayo yetegereze ebiwandiiko bye oba nga bakisaayo, nti naye ye nga minister w’ebyensimbi takirabangako.

Kinajjukirwa nti eyali akulira Uganda Land Commission, Beatrice Byenkya Nyakayisiki, yabuulira akakiiko kano nti ku bantu 6 abaaweebwa ensimbi zino, omu yekka yeyaali omutuufu okuliyirirwa abasigadde baali bambewo.

Minister Kasaija asabye ababaka ku kakiiko kano nti bayite eyali omuteesiteesi omukulu mu ministry yebyensimbi Keith Muhakanizi, Keneth Mugambe eyaali director w’embalirira mu ministry yebyensimbi nabalala, nabo batangaaze ku nsimbi zino.

Annyonyodde nti nga ye minister  fayiro gyebaamuwa okusaako omukono ekwata ku nsimbi zino, teyagitunulamu nnyo olwensonga nti yaali asuubira nti abakulu bano baali bagyetegerezza ekimala.

Joel Ssenyonyi ssentebe w’akakiiko akekennenya ebitongole bya government  agambye, nti bakooye okwetonda kwa minister Kasaija buli lwaakola vvulugu nga yetonda, songa ensimbi z’omuwi w’omusolo ezaandiyambye bannansi zibbibwa abantu ab’olubatu.

Joyce Bagala omubaka omukyala owa district ye Mityana atadde minister kunninga nti bwaaba takyaasobola mirimu alekulire okusinga okuteeka eggwanga mu bizibu .

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Taxi esaabadde aba bodaboda
  • Dr.Besigye talabiseeko mu kooti- omulamuzi amuyisizaako ekiragiro
  • Etteeka erirwanyisa ebisiyaga liri mu lusuubo – Uganda eteereddwako akazito
  • Ab’ebyokwerinda balabudde ku balalu abeyongedde mu kibuga – bateeka eby’okwerinda mu katyabaga
  • Ramadan Kareem!

Recent Comments

No comments to show.

News sectioning

Plugin Install : Widget Tab Post needs JNews - View Counter to be installed
  • Trending
  • Comments
  • Latest
Eggaali y’omukka etomedde abadde asala oluguudo lwayo – abadde atadde obuwuliriza mu matu

Eggaali y’omukka etomedde abadde asala oluguudo lwayo – abadde atadde obuwuliriza mu matu

July 25, 2022
KCCA efulumizza enteekateeka y’okukola enguudo 37 mu kibuga Kampala

KCCA efulumizza enteekateeka y’okukola enguudo 37 mu kibuga Kampala

December 29, 2022
Eddwaliro lyómubaka Muhammad Sseggirinya ligaddwa

Eddwaliro lyómubaka Muhammad Sseggirinya ligaddwa

December 23, 2022
Ayise omusawuzi akwate abamubbira ente – batabani be 2 bafudde

Ayise omusawuzi akwate abamubbira ente – batabani be 2 bafudde

January 31, 2023
Agambibwa okuba omulalu asangiddwa némmundu 2

Agambibwa okuba omulalu asangiddwa némmundu 2

January 20, 2023

The co-founder of Quality Chemicals dies.

0

Uganda, TOTAL Agree on Pipeline Project.

0

South Sudan reopens schools after 6-month lockdown.

0

President Yoweri Museveni is in Tanzania to sign an implementation agreement for the East Africa Crude Oil Pipeline (EACOP) project.

0

NUP Coordinator Accuses Police Of Torture

0
Taxi esaabadde aba bodaboda

Taxi esaabadde aba bodaboda

March 23, 2023
Dr.Besigye talabiseeko mu kooti- omulamuzi amuyisizaako ekiragiro

Dr.Besigye talabiseeko mu kooti- omulamuzi amuyisizaako ekiragiro

March 23, 2023
Etteeka erirwanyisa ebisiyaga liri mu lusuubo – Uganda eteereddwako akazito

Etteeka erirwanyisa ebisiyaga liri mu lusuubo – Uganda eteereddwako akazito

March 23, 2023
Ab’ebyokwerinda balabudde ku balalu abeyongedde mu kibuga – bateeka eby’okwerinda mu katyabaga

Ab’ebyokwerinda balabudde ku balalu abeyongedde mu kibuga – bateeka eby’okwerinda mu katyabaga

March 23, 2023
Ramadan Kareem!

Ramadan Kareem!

March 23, 2023
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

CBS FM SOCIAL PLATFORMS

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist