• Latest
  • Trending
  • All
Government esabye embalirira y’ennyongereza ya buwumbi shs 617 – ababaka bayombye tekubaganyiIddwako birowoozo

Government esabye embalirira y’ennyongereza ya buwumbi shs 617 – ababaka bayombye tekubaganyiIddwako birowoozo

May 19, 2022
Vipers FC eyimirizza Disan Galiwango

Vipers FC eyimirizza Disan Galiwango

March 20, 2023
Abavubuka ababadde bekalakaasa police ebakutte – bagala bawebwe minister omuvubuka

Agambibwa okubba bodaboda amenye empingu naatoloka

March 20, 2023
Jacob Kiplimo ne Joshua Cheptegei beerisizza enkuuli mu America

Jacob Kiplimo ne Joshua Cheptegei beerisizza enkuuli mu America

March 19, 2023
Obutabanguko mu maka buzingamya enkulakulana – Jesca Alupo

Obutabanguko mu maka buzingamya enkulakulana – Jesca Alupo

March 19, 2023
Abanaavuganya mu mpaka za Nnalulungi w’obulambuzi mu Buganda 2023

Abanaavuganya mu mpaka za Nnalulungi w’obulambuzi mu Buganda 2023

March 18, 2023
Ssentebe wa district afiiridde mu kabenje n’omukuumiwe

Ssentebe wa district afiiridde mu kabenje n’omukuumiwe

March 18, 2023
NUP president wins OTT case

NUP president wins OTT case

March 17, 2023
Kabaka eyakasembayo okuzaala abalongo ng’ali ku Nnamulondo – ye Ssekabaka Daudi Chwa

Kabaka eyakasembayo okuzaala abalongo ng’ali ku Nnamulondo – ye Ssekabaka Daudi Chwa

March 17, 2023
Babirye Florence eyafiira e  Turkey – omulambo gwe gukwasiddwa Uganda

Babirye Florence eyafiira e Turkey – omulambo gwe gukwasiddwa Uganda

March 17, 2023
Banyaze mukamawabwe ku mudumu gw’emmundu – basatu bakwatiddwa

Banyaze mukamawabwe ku mudumu gw’emmundu – basatu bakwatiddwa

March 17, 2023
Afumise munne ekiso – mukene abatabudde

Afumise munne ekiso – mukene abatabudde

March 17, 2023
Police ya Uganda eguze zi kapyata

Police ya Uganda eguze zi kapyata

March 16, 2023
  • official email
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Government esabye embalirira y’ennyongereza ya buwumbi shs 617 – ababaka bayombye tekubaganyiIddwako birowoozo

by Namubiru Juliet
May 19, 2022
in Amawulire
0 0
0
Government esabye embalirira y’ennyongereza ya buwumbi shs 617 – ababaka bayombye tekubaganyiIddwako birowoozo
0
SHARES
125
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Parliament eyisizza embalirira eyenyongereza ya buwumbi 617, mu mwaka gw’ensimbi guno 2021/2022 ogusigaddeko omwezi gumu okuggwako.

Okusaba kuno kwanjuddwa minister omubeezi ow’ensimbi Henry Musaasasi.

Ku mbalirira eyenyongereza eno, ministry y’obwa president eyagalako obuwumbi 86, zino nti zakuvugirira ekitongole kya science and technology.

Ensimbi obuwumbi 77 zakugenda mu nsawo etatunulwamu emanyiddwanga ‘classified budget’ eyamaka gobwa President.

Ministry yebyokwerinda erinako obuwumbi 152 nga kuzo obuwumbi 64 zigenda kuvugirira ebikwekweto bya UPDF mu Democratic Republic of Congo, ebyatuumibwa Operation Shujja UPDF byerimu okulwanyisa bannalukalala ba ADF.

Obuwumbi 87 zakuvugirira ebikwekweto bya UPDF mu Karamoja okulwanyisa ababbi b’ente.

Obuwumbi 215 bwakusasula emisaala gy’abakozi baayo , songa obuwumbi 21 bwakuliyirira bannanyini ttaka government lyeyezza.

Ekitebe ky’obuyisiraamu ki Uganda muslim Supreme Council government egenda kukiwa obuwumbi 2.5, okuteekateeka okulonda kwobukulembeze bw’Obuyisiraamu.

Akawumbi 1 kakuweebwa essaza lye FortPortal, so nga obukadde 600 bwakuweebwa obulabirizi bwa Greater Ankole okuteekateeka emikolo gy’olunaku lw’abajulizi e Namugongo.

Wadde ng’embalirira eno eyennyongereza eyisiddwa parliament, ababaka abamu naddala ab’oludda oluvuganya, bemulugunyizza nti tegoberedde mitendera mituufu.

Bagamba nti akakiiko akakola ku byembalirira tekasoose kukola alipoota ku mbalirira eno nga tenayisibwa, era nti n’ababaka tebaweereddwa budde kugikobaganyako birowoozo.

Omubaka wa Budadiri West Nathan Nandala Mafaabi abuuzizza minister engeri emisaala gy’abakozi gyegisobola okusabibwako embalirira y’ennyongereza, so ng’emisaala gyalambikibwa mu mbalirira eyawamu

Wabula Minister Musaasizi agambye nti waliwo ba minister abaggya, abawi b’amagezi eri president Museven, bannamaggye abaalinnyisibwa amadaala, n’abakozi abalala abaawandiikibwa ng’embalirira emaze okuyisibwa.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Vipers FC eyimirizza Disan Galiwango
  • Agambibwa okubba bodaboda amenye empingu naatoloka
  • Jacob Kiplimo ne Joshua Cheptegei beerisizza enkuuli mu America
  • Obutabanguko mu maka buzingamya enkulakulana – Jesca Alupo
  • Abanaavuganya mu mpaka za Nnalulungi w’obulambuzi mu Buganda 2023

Recent Comments

No comments to show.

News sectioning

Plugin Install : Widget Tab Post needs JNews - View Counter to be installed
  • Trending
  • Comments
  • Latest
Eggaali y’omukka etomedde abadde asala oluguudo lwayo – abadde atadde obuwuliriza mu matu

Eggaali y’omukka etomedde abadde asala oluguudo lwayo – abadde atadde obuwuliriza mu matu

July 25, 2022
KCCA efulumizza enteekateeka y’okukola enguudo 37 mu kibuga Kampala

KCCA efulumizza enteekateeka y’okukola enguudo 37 mu kibuga Kampala

December 29, 2022
Eddwaliro lyómubaka Muhammad Sseggirinya ligaddwa

Eddwaliro lyómubaka Muhammad Sseggirinya ligaddwa

December 23, 2022
Ayise omusawuzi akwate abamubbira ente – batabani be 2 bafudde

Ayise omusawuzi akwate abamubbira ente – batabani be 2 bafudde

January 31, 2023
Agambibwa okuba omulalu asangiddwa némmundu 2

Agambibwa okuba omulalu asangiddwa némmundu 2

January 20, 2023

The co-founder of Quality Chemicals dies.

0

Uganda, TOTAL Agree on Pipeline Project.

0

South Sudan reopens schools after 6-month lockdown.

0

President Yoweri Museveni is in Tanzania to sign an implementation agreement for the East Africa Crude Oil Pipeline (EACOP) project.

0

NUP Coordinator Accuses Police Of Torture

0
Vipers FC eyimirizza Disan Galiwango

Vipers FC eyimirizza Disan Galiwango

March 20, 2023
Abavubuka ababadde bekalakaasa police ebakutte – bagala bawebwe minister omuvubuka

Agambibwa okubba bodaboda amenye empingu naatoloka

March 20, 2023
Jacob Kiplimo ne Joshua Cheptegei beerisizza enkuuli mu America

Jacob Kiplimo ne Joshua Cheptegei beerisizza enkuuli mu America

March 19, 2023
Obutabanguko mu maka buzingamya enkulakulana – Jesca Alupo

Obutabanguko mu maka buzingamya enkulakulana – Jesca Alupo

March 19, 2023
Abanaavuganya mu mpaka za Nnalulungi w’obulambuzi mu Buganda 2023

Abanaavuganya mu mpaka za Nnalulungi w’obulambuzi mu Buganda 2023

March 18, 2023
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

CBS FM SOCIAL PLATFORMS

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist