• Latest
  • Trending
  • All
Jas Mangat asitukidde mu ngule ya Pearl of Africa Rally Championship 2022

Jas Mangat asitukidde mu ngule ya Pearl of Africa Rally Championship 2022

May 9, 2022
Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

March 27, 2023
Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government

Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government

March 27, 2023
Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

Obubenje butuze 67 mu wiiki emu

March 27, 2023
Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa

Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa

March 27, 2023
Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

March 27, 2023
Amakungula gasembedde!

Amakungula gasembedde!

March 27, 2023
Namiryango College School ejaguzza emyaka 121

Namiryango College School ejaguzza emyaka 121

March 26, 2023
Abaana babiri bafudde ekiziyiro – omu addusiddwa mu ddwaliro

Abaana babiri bafudde ekiziyiro – omu addusiddwa mu ddwaliro

March 26, 2023
Ettaka litabudde ab’oluganda – omu attiddwa

Ettaka litabudde ab’oluganda – omu attiddwa

March 26, 2023
St.Joseph’s Nyenga seminary etandise ebikujjuko by’emyaka 100

St.Joseph’s Nyenga seminary etandise ebikujjuko by’emyaka 100

March 25, 2023
Uganda National Students Association – obutakkaanya bweyongedde

Uganda National Students Association – obutakkaanya bweyongedde

March 25, 2023
Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

March 25, 2023
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Sports

Jas Mangat asitukidde mu ngule ya Pearl of Africa Rally Championship 2022

by Namubiru Juliet
May 9, 2022
in Sports
0 0
0
Jas Mangat asitukidde mu ngule ya Pearl of Africa Rally Championship 2022
0
SHARES
219
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

MunnaUganda Jas Mangat asitukidde mu mpaka z’emmotoka eza Pearl of Africa Rally Championship ez’omwaka guno 2022.

Jas Mangat avugidde essaawa 1:53:6.

Empaka zino  zimaze ennaku 3 nga ziyindira mu bitundu bye Buikwe ne Mukono  mu Uganda,wakati mu nkuba ebadde efudemba mu bitundu ebyo eyonoonye n’enguudo.

Jas Mangat obuwanguzi buno abutuseeko nga ali wamu n’omusomi we owa maapu, Joseph Kamya, mu mmotoka ekika kya Mitsubishi Lancer Evolution.

Guno gwe mulundi ogwokubiri nga Jas Mangat awangula empaka za Pearl of Africa Rally Championship, yasooka kuziwangula mu 2013.

Omuzambia Leroy Gomel akutte kyakubiri,ng’avugidde essaawa 1:58:11.

Giancarlo Davite owa Rwanda y’akutte eky’okusatu,avugidde essaawa 1:58:57.

Bannayuganda abalala nabo balaze amaanyi mu mpaka z’omulundi guno,era befuze ebifo ebisinga obungi.

Ponsiano Lwakataka Mafu Mafu akutte ekifo kyakuna nga ali wamu n’omusomi we owa maapu Paul Musaazi, mu mmotoka yabwe ekika kya Subaru Impreza, era nga naye yaziwangulako mu  2011.

Ate nga twesigama ku nsengeka ya bannauganda nga bwebaakoze mu mpaka zino, Lwakataka abeera mu kyakubiri.

Yasin Nasser akutte  kyakusatu, Rugomoka Byron akutte kya 4, Abdul Katete  kya 5, Jonas Kansiime  kya 6.

Umar Dauda  kya 7, Mukasa Moustapha kya 8, Ntambi Oscar kya 9 ate  Dr Ashiraf Muhammed  kya 10.

Abavuzi bannayuganda abamanya abatakoze bulungi mu mpaka z’omwaka guno kubaddeko Duncan Mubiru Kikankane akutte ekifo kya 18, Ronald Ssebuguzi ekifo kya 20, Hassan Alwi akutte ekifo kya 21 era ngoono yeyaziwangula mu 2016,  ate  Arthur Blick Junior  kya 33.

Empaka zino eza Pearl of Africa Rally Championship ez’omwaka 2022, zibadde za mulundi gwa 23.

Munna Kenya Manvir Bryan, y’abadde yasembayo okuziwangula emirundi 3 egy’omudiringanwa mu 2019, 2018 ne 2017.

Omwaka gwa  2020 ne 2021 tezaategekebwa olw’ekirwadde ki COVID 19.

Empaka zino zetabiddwamu abavuzi okuva e Kenya, Rwanda, Burundi ne Zambia, nga zibadde ku calender ya Africa Rally Championship ne National Rally Championship eya Uganda.

Amakubo emmotoka gyezibadde ziyita nga gonna gajjudde ebitaba

Abamu ku bannantameggwa ba Pearl of Africa Rally Championship mu myaka 10 egiyise
2022 – Jas Mangat
2021 – tezaategekebwa
2020 – tezaategekebwa
2019 – Manvir Bryan (Kenya)
2018 – Manvir Bryan(Kenya)
2017 – Manvir Bryan (Kenya)
2016  – Hassan Alwi (Uganda)
2015 – Jaspreet Singh (Kenya)
2014 – Rajbir Rai (Kenya)
2013 – Jas Mangat (Uganda)
2012 – Mohammed Essa Zimbabwe
2011 – Ponsiano Lwakataka( Uganda)

Bisakiddwa: Issah Kimbugwe

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka
  • Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government
  • Obubenje butuze 67 mu wiiki emu
  • Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa
  • Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Navigate Site

  • Home
  • News
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
  • DEPARTMENTS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
  • Events
  • CBS PARTNERS
  • Archive
  • CONTACTS

CBS FM SOCIAL PLATFORMS

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist