• Latest
  • Trending
  • All
Abalimi bémmwanyi nábasuubuzi baazo bannauganda bagala government byonna byeyawadde musigansimbi owa VINCI Coffee company ebibawe bazeekulakulanyize

Abalimi bémmwanyi nábasuubuzi baazo bannauganda bagala government byonna byeyawadde musigansimbi owa VINCI Coffee company ebibawe bazeekulakulanyize

April 26, 2022
Abatambuza ente ekiro bawereddwa

Abatambuza ente ekiro bawereddwa

March 21, 2023
Mpuuga aloopye abachina – basusse okukola ebintu eby’ekiboggwe

Mpuuga aloopye abachina – basusse okukola ebintu eby’ekiboggwe

March 21, 2023
Kenya ne SouthAfrica bakyewera okwekalakaasa olw’ebbeeyi y’ebintu

Kenya ne SouthAfrica bakyewera okwekalakaasa olw’ebbeeyi y’ebintu

March 20, 2023
Court dismisses application to block installation of digital surveillance cameras on all  cars

Kooti ejulirwamu etudde Jinja – egy’okukabasanya amabujje giri mu mwanjo

March 20, 2023
Vipers FC eyimirizza Disan Galiwango

Vipers FC eyimirizza Disan Galiwango

March 20, 2023
Abavubuka ababadde bekalakaasa police ebakutte – bagala bawebwe minister omuvubuka

Agambibwa okubba bodaboda amenye empingu naatoloka

March 20, 2023
Jacob Kiplimo ne Joshua Cheptegei beerisizza enkuuli mu America

Jacob Kiplimo ne Joshua Cheptegei beerisizza enkuuli mu America

March 19, 2023
Obutabanguko mu maka buzingamya enkulakulana – Jesca Alupo

Obutabanguko mu maka buzingamya enkulakulana – Jesca Alupo

March 19, 2023
Abanaavuganya mu mpaka za Nnalulungi w’obulambuzi mu Buganda 2023

Abanaavuganya mu mpaka za Nnalulungi w’obulambuzi mu Buganda 2023

March 18, 2023
Ssentebe wa district afiiridde mu kabenje n’omukuumiwe

Ssentebe wa district afiiridde mu kabenje n’omukuumiwe

March 18, 2023
NUP president wins OTT case

NUP president wins OTT case

March 17, 2023
Kabaka eyakasembayo okuzaala abalongo ng’ali ku Nnamulondo – ye Ssekabaka Daudi Chwa

Kabaka eyakasembayo okuzaala abalongo ng’ali ku Nnamulondo – ye Ssekabaka Daudi Chwa

March 17, 2023
  • official email
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Abalimi bémmwanyi nábasuubuzi baazo bannauganda bagala government byonna byeyawadde musigansimbi owa VINCI Coffee company ebibawe bazeekulakulanyize

by Namubiru Juliet
April 26, 2022
in Amawulire
0 0
0
Abalimi bémmwanyi nábasuubuzi baazo bannauganda bagala government byonna byeyawadde musigansimbi owa VINCI Coffee company ebibawe bazeekulakulanyize
0
SHARES
84
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Abakulembeze bábalimi, abasuubuzi, nábasunsula emmwanyi basisinkanye akakiiko ka parliament akanoonyereza ku ndagaano government gyeyakola ne VINCI Coffee

Bannayuganda abali mu mulimu gwokulima , okusuubula, okusunsula , n’okukola kaawa mu mmwanyi basabye parliament esazeemu endagaano yémmwanyi government gyeyakola ne kampuni ya Vinci Coffee Company ltd bwebaba nga ddala balumirirwa bannansi.

Babadde basisinkanye ababaka abatuula ku kakiiko ka parliament akalondoola ebyobusuubuzi, nebagamba nti endagaano eno eyolekedde okusaanyawo business zabannayuganda ababadde mu mulimu gw’emmwanyi.

Mu ndagaano eyogerwako, government gyeyakola nómukyala Enrica Pinneti nnyini Vinci coffee Company, government yagiwa enkizo okugula emmwanyi ku bbeeyi gyeba eyagadde, yasonyiyiwa emisolo gyonna, okugikendeereza ku bbeeyi yámasannyalaze.

Government era kampuni eno yagiwa ettaka  yiika 25 e Namanve okuzimbako ekkolero lya kaawa, okuwebwa enkizo okusooka okugula obungi bwémmwanyi zonna zeyetaaga, olwo abasuubuzi abalala balyoke nabo bayingire akatale.

Munnamateeka Francis Gimara kulwebibiina by’abasuubuzi n’abalimi b’emmwanyi, abuulidde akakiiko kano, nti endagaano eno emenya amateeka okuli eryogera ku kusonyiwa emisolo, nagamba  nti ministry y’ebyensimbi eyakola endagaano eno terina buyinza busonyiwa kampuni yonna misolo, parliament yerina okukikola ng’eyita mu kukola ennongosereza mu mateeka g’emisolo.

Gimara era agambye nti kampuni eno okugiwa obuyinza okugereka ebbeeyi y’emmwanyi, kikyamu kimenya etteeka erikwata ku mmwanyi.

Munnamateeka  Daniel Lubogo naye akinoogaanyiza nti endagaano eno emenya era ekontana n’endagaano government yakuno zezze ekola , okuli ezébyobusuubuzi mu mawanga gannamukago ogwa East Africa, COMESA nendagaano endala ezikugira ensi zinnamukago, okuyingira mu ndagaano yonna ewa kampuni emu okugereka emiwendo gyebyamaguzi,  ewatali kuvuganya na kampuni ndala

Munnamateeka Lubogo asabye akakiiko nti government bweba yamazima nti egezaako kutumbula kirime kyamwanyi, enkizo gyeyawa kampuni ya VINCI egiwe ne kampuni zabannayuganda eziri mu mulimu gw’emmwanyi,sso ssi kutiitiibya Enrica Pinetti yekka.

Eng Ishak Lukenge kuva mu kitongole kya Buganda ekya BUCADEF abuulidde akakiiko ka parliament kano nti kampuni zabannayuganda ezisoba mu 40, eziri mu mulimu gwémmwanyi zizze zisaga government ezikwatizeeko mu bintu ebyenjawulo okutumbula emmwanyi, wabula nezitafuna kuyambibwa kwonna.

Eng Ishak Lukenge takirumyemu, abuulidde ababaka ku kakiiko nti singa endagaano eno ekkirizibwa okuteekebwa mu nkola, bannayuganda abali mu mulimu guno boolekedde okuguddukamu.

Agambye nti  tebajja kubeera nabusobozi okufuna emmwanyi zebatunda eri abaguzi babwe mu mawanga gebweru, nti kubanga kijja  kubabeerera kizibu okumanya oba VINCI coffee company enabeera afunye emwaanyi ezimala olwo nabo bafune zebatwaala ebweru okuguza abaguzi babwe

Endagaano eno efuuse kasonsomla, ngábantu abenjawulo bagivumiridde, omuli ebibiina byóbwanakyewa, abasuubuzi, abalimi bémmwanyi, Obwakabaka bwa Buganda, bannaddiini nábantu abenjawulo.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abatambuza ente ekiro bawereddwa
  • Mpuuga aloopye abachina – basusse okukola ebintu eby’ekiboggwe
  • Kenya ne SouthAfrica bakyewera okwekalakaasa olw’ebbeeyi y’ebintu
  • Kooti ejulirwamu etudde Jinja – egy’okukabasanya amabujje giri mu mwanjo
  • Vipers FC eyimirizza Disan Galiwango

Recent Comments

No comments to show.

News sectioning

Plugin Install : Widget Tab Post needs JNews - View Counter to be installed
  • Trending
  • Comments
  • Latest
Eggaali y’omukka etomedde abadde asala oluguudo lwayo – abadde atadde obuwuliriza mu matu

Eggaali y’omukka etomedde abadde asala oluguudo lwayo – abadde atadde obuwuliriza mu matu

July 25, 2022
KCCA efulumizza enteekateeka y’okukola enguudo 37 mu kibuga Kampala

KCCA efulumizza enteekateeka y’okukola enguudo 37 mu kibuga Kampala

December 29, 2022
Eddwaliro lyómubaka Muhammad Sseggirinya ligaddwa

Eddwaliro lyómubaka Muhammad Sseggirinya ligaddwa

December 23, 2022
Ayise omusawuzi akwate abamubbira ente – batabani be 2 bafudde

Ayise omusawuzi akwate abamubbira ente – batabani be 2 bafudde

January 31, 2023
Agambibwa okuba omulalu asangiddwa némmundu 2

Agambibwa okuba omulalu asangiddwa némmundu 2

January 20, 2023

The co-founder of Quality Chemicals dies.

0

Uganda, TOTAL Agree on Pipeline Project.

0

South Sudan reopens schools after 6-month lockdown.

0

President Yoweri Museveni is in Tanzania to sign an implementation agreement for the East Africa Crude Oil Pipeline (EACOP) project.

0

NUP Coordinator Accuses Police Of Torture

0
Abatambuza ente ekiro bawereddwa

Abatambuza ente ekiro bawereddwa

March 21, 2023
Mpuuga aloopye abachina – basusse okukola ebintu eby’ekiboggwe

Mpuuga aloopye abachina – basusse okukola ebintu eby’ekiboggwe

March 21, 2023
Kenya ne SouthAfrica bakyewera okwekalakaasa olw’ebbeeyi y’ebintu

Kenya ne SouthAfrica bakyewera okwekalakaasa olw’ebbeeyi y’ebintu

March 20, 2023
Court dismisses application to block installation of digital surveillance cameras on all  cars

Kooti ejulirwamu etudde Jinja – egy’okukabasanya amabujje giri mu mwanjo

March 20, 2023
Vipers FC eyimirizza Disan Galiwango

Vipers FC eyimirizza Disan Galiwango

March 20, 2023
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

CBS FM SOCIAL PLATFORMS

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist