• Latest
  • Trending
  • All
Amatendekero g’abasomesa agagaba degree gasigazzaayo emyezi ebiri gatandike

Amatendekero g’abasomesa agagaba degree gasigazzaayo emyezi ebiri gatandike

April 25, 2022
Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

March 27, 2023
Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government

Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government

March 27, 2023
Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

Obubenje butuze 67 mu wiiki emu

March 27, 2023
Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa

Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa

March 27, 2023
Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

March 27, 2023
Amakungula gasembedde!

Amakungula gasembedde!

March 27, 2023
Namiryango College School ejaguzza emyaka 121

Namiryango College School ejaguzza emyaka 121

March 26, 2023
Abaana babiri bafudde ekiziyiro – omu addusiddwa mu ddwaliro

Abaana babiri bafudde ekiziyiro – omu addusiddwa mu ddwaliro

March 26, 2023
Ettaka litabudde ab’oluganda – omu attiddwa

Ettaka litabudde ab’oluganda – omu attiddwa

March 26, 2023
St.Joseph’s Nyenga seminary etandise ebikujjuko by’emyaka 100

St.Joseph’s Nyenga seminary etandise ebikujjuko by’emyaka 100

March 25, 2023
Uganda National Students Association – obutakkaanya bweyongedde

Uganda National Students Association – obutakkaanya bweyongedde

March 25, 2023
Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

March 25, 2023
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Amatendekero g’abasomesa agagaba degree gasigazzaayo emyezi ebiri gatandike

by Namubiru Juliet
April 25, 2022
in Amawulire
0 0
0
Amatendekero g’abasomesa agagaba degree gasigazzaayo emyezi ebiri gatandike
0
SHARES
97
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ddungu Davis

 

Ministry y’eby’enjigiriza erangiridde nti enteekateeka empya eyatuumibwa Uganda National Institute for Teacher Education, (UNITE), ng’eno yegenda okusikira amatendekero gonna agasomesa abasomesa ba primary aga PTC ne NTC nti etandika mwaka guno.

Mu nteekateeka eno abasoma obusomesa bwa primary ne secondary bateekeddwa okufuluma nga bali ku ddaala lya degree.

Ministry y’eby’enjigiriza egamba nti eyagala kumalirawo ddala enkola y’okufulumya abasomesa nga tebalina degree, kyokka nti  amatendekero ga Primary Teachers College, (PTC), agabaddewo tegalina busobozi kusomesa basomesa kufuluma nga balina degree.

Ettendekero lya Shimoni Core Primary Teachers College, lyerimu ku gagenda  okukyusibwa okufuuka Uganda National Institute for Teacher Education (UNITE).

Mu nteekateeka eno empya, Shimoni Core PTC, yakutwalibwa e Nkokonjeru olwo awabadde Shimoni kifuuke ekitebe ekikulu ekiroondoola amatendekero gano ekya UNITE.

Waliwo amatendekero amalala 5 okuli Muni, Kaliro, Kabale, Mubende ne Unyama, agawedde okulambula, nga geegamu ku gagenda okuyingizibwa mu nteekateeka eno, okusomesa abasomesa ba primary ne secondary.

Tukitegeddeko nti akakiiko ka ‘task force’ mu ministry y’eby’enjigiriza akali mu nteekateeka eno, kaawaddeyo ebigenda okusomesebwa mu nkola eno eri National Council for Higher Education okubakkiriza okutandika okugateekesa mu nkola.

Rev. Fr. Adrian Katarikawe ayogerera olukiiko lwa Task force, agamba nti buli ekyetaagisa kyonna kiwedde nga kati balinze mwezi gwa July omwaka guno 2022 okusoma okusomesa abayizi mu nteekateeka eno kutandike.

Government ebadde n’amatendekero ga  PTC 46, nga kisuubirwa nti amatendekero 23 ku gano, gakufuulibwa gaabyamikono munkola eya Technical Vocational Education and Training (TVET).

Agasigadde gakufuulibwa masomero ga secondary, amalala ga primary.

Dr. Denis Mugimba ayogerera ministry y’eby’enjigiriza, agamba nti okusalawo ku nsonga eno kwakukolebwa omwaka ogujja, nga bamaze okulaba amatendekero agassidswa mu nkola ya UNITE gyeganaaba gatambulamu.

Associate Prof Namubiru Proscovia, omu ku bakulembeddemu enteekateeka eno, agamba nti amatendekero ga PTC gabadde galina obunafu bungi mu kufulumya abasomesa abatuukana n’obukugu obwetaagisa, so ng’abasomesa bakola kyamaanyi mu kusitula omuyindo gw’ebisomesebwa n’ebyenjigiriza byonna okutwaliza awamu.

Ono era annyonyodde nti kigenda kuyambako okutereeza omutindo gw’abasomesa abakufulumizibwa, nga bagala n’omulimu gwabwe.

Government yawa nsalessale wa myaka 10 okuva mu 2018, okuba nti abasomesa bonna mu ggwanga abaagala okusigala mu buweereza, balina okubeera ku mutendera gwa degree.

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka
  • Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government
  • Obubenje butuze 67 mu wiiki emu
  • Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa
  • Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Navigate Site

  • Home
  • News
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
  • DEPARTMENTS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
  • Events
  • CBS PARTNERS
  • Archive
  • CONTACTS

CBS FM SOCIAL PLATFORMS

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist