• Latest
  • Trending
  • All

Amateeka g’obutonde bwensi gakyuke,bannantagambwako babumalawo

November 25, 2021
Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

March 27, 2023
Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government

Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government

March 27, 2023
Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

Obubenje butuze 67 mu wiiki emu

March 27, 2023
Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa

Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa

March 27, 2023
Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

March 27, 2023
Amakungula gasembedde!

Amakungula gasembedde!

March 27, 2023
Namiryango College School ejaguzza emyaka 121

Namiryango College School ejaguzza emyaka 121

March 26, 2023
Abaana babiri bafudde ekiziyiro – omu addusiddwa mu ddwaliro

Abaana babiri bafudde ekiziyiro – omu addusiddwa mu ddwaliro

March 26, 2023
Ettaka litabudde ab’oluganda – omu attiddwa

Ettaka litabudde ab’oluganda – omu attiddwa

March 26, 2023
St.Joseph’s Nyenga seminary etandise ebikujjuko by’emyaka 100

St.Joseph’s Nyenga seminary etandise ebikujjuko by’emyaka 100

March 25, 2023
Uganda National Students Association – obutakkaanya bweyongedde

Uganda National Students Association – obutakkaanya bweyongedde

March 25, 2023
Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

March 25, 2023
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home News

Amateeka g’obutonde bwensi gakyuke,bannantagambwako babumalawo

by Elis
November 25, 2021
in News
0 0
0
0
SHARES
18
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ekibira ekisanyewo olw’abatemamu emiti

Bannakyewa abalwanirira obutonde bwensi bagala gavumenti eyanguyirize ku misinde gy’okuteekesa mu nkola ennongosereza mu mateeka n’enkola ezinaagobererwa mu kutangira abatyboola obutonde bwensi naddala erikwata ku bibira.

Enkola enaalungamya ku nkozesa n’enkuuma y’ebibira emanyiddwa nga National Forest Policy, yatandaka okubagibwa mu mwaka gwa 2019, wabula n’okutuuka kaano temalirizibwanga.

Bannakyewa mu mukago ogwa Ecological Christian Organization ne Uganda Forest Working Group, bagamba nti gavumenti eteekawo kiguumaza okulaga nti efaayo ku butonde wabula nga tekoze kimala okubulwanirira.

Gaster Kiyingi, member w’ekitongole ekya Uganda Forest Working Group, asinzidde mu lukungaana lwa bannamawulire e Bukoto, naagamba nti obwanantagambwako b\wbamu ku bakungu ba gavumneti abasanyaawo ebibira okukolerawo business nabwo bukoze ky’amaanyi okutyoboola obutonde.

Anthony Walimbwa, okuva mu mukago gwa Ecological Christian Organization, agambye nti Uganda ssinga teyeddako n’okuyisa amateeka aganalungamya enkuuma y’ebibira bunnambiro, ebibira mu Uganda byakusaanyizibwawo byonna ng’omwaka 2050 tegunatuuka.

Ssenkulu w’ekitongole ekirafuubanira obutondebwensi mu nsi yonna ki World Wide Fund for Nature David Duli, agamba nti gavumenti ya Uganda nayo erina okwongera amaanyi mu kuzimba ebifo ebikola amasannyalaze g’amaanyi g’enjuba, okutaasa Uganda okufuuka eddungu olw’abantu abongedde okwokya Amanda n’ekutema enku ezifumba.

Kino kye kiseera eggwanga lyefumiitiriza ku ssabbiiti y’ebyamasannyalaze, ng’essira lissiddwa ku kuteekawo entekateeka ezenjawulo okukendeeza okutema emiti n’ebibira okwokyamu amanda, ekiteeka ebiseera bya Uganda eby’omumaaso mu katyabaga k’okufuuka eddungu.

David Duli agambye nti mu kaweefube w’okutumbula eby’amasanyalaze ebitakosa butondebwensi, basobodde okuzimba ebifo bibiri eby’amsanyalaze g’enjuba e Kasese ne mu district ye Rubirizi, nga gakozesebwa abantu abasukka mu 18,000, n’Okubezaawo business 200.

Duli asabye gavumenti eyongere ku bungi bwebifo by’amasanyalaze g’enjuba okuva ku bifo 34 okutuuka ku bifo 50 n’Omusobyo mu bbanga lya myaka ebiri okuva Kati.

Okubalirira okwakolebwa ku bibira ebyali mu Uganda byali ebitundu 26.4% mu mwaka 2018, kati bikendedde biri ebitundu 18% mu mwaka guno 2021 gwetulimu.

Alipoota ya banka y’ensi yonna ey’Omwaka 2016 yalaga nti bannayuganda ebitundu 95% bayimiriddewo ku kufumbisa nku n’amanda, olw’obutaba nabusobozi bumala kukozesa masanyalaze olw’ebbeeyi yaago eri waggulu.

ShareTweetPin
Elis

Elis

Recent Posts

  • Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka
  • Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government
  • Obubenje butuze 67 mu wiiki emu
  • Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa
  • Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Navigate Site

  • Home
  • News
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
  • DEPARTMENTS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
  • Events
  • CBS PARTNERS
  • Archive
  • CONTACTS

CBS FM SOCIAL PLATFORMS

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist