• Latest
  • Trending
  • All

Mu 2030 obubenje bw’okunguudo bunaaba bufuuse lufumo!

November 22, 2021
Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

March 27, 2023
Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government

Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government

March 27, 2023
Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

Obubenje butuze 67 mu wiiki emu

March 27, 2023
Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa

Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa

March 27, 2023
Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

March 27, 2023
Amakungula gasembedde!

Amakungula gasembedde!

March 27, 2023
Namiryango College School ejaguzza emyaka 121

Namiryango College School ejaguzza emyaka 121

March 26, 2023
Abaana babiri bafudde ekiziyiro – omu addusiddwa mu ddwaliro

Abaana babiri bafudde ekiziyiro – omu addusiddwa mu ddwaliro

March 26, 2023
Ettaka litabudde ab’oluganda – omu attiddwa

Ettaka litabudde ab’oluganda – omu attiddwa

March 26, 2023
St.Joseph’s Nyenga seminary etandise ebikujjuko by’emyaka 100

St.Joseph’s Nyenga seminary etandise ebikujjuko by’emyaka 100

March 25, 2023
Uganda National Students Association – obutakkaanya bweyongedde

Uganda National Students Association – obutakkaanya bweyongedde

March 25, 2023
Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

March 25, 2023
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Mu 2030 obubenje bw’okunguudo bunaaba bufuuse lufumo!

by Elis
November 22, 2021
in Amawulire, Features, News
0 0
0
0
SHARES
51
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Olunaku lwa sunday  ey’okusatu mwezi gwa Museenene (November) buli mwaka, lwassibwawo ekibiina ky’amawanga amagatte mu nsi yonna lubeerenga olw’okwefumiitiriza ku bubenje bw’okunguudo, okukuba tooci mu mbeera abantu abagudde ku bubenje gyebayitamu n’abomumaka gaabwe.
Olw’omwaka guno lubadde ku kitebe kya ministry y’ebyenguudo mu Kampala, nga lwetabiddwako abantu abenjawulo abakwatibwako ensonga omuli abakulu mu ministry, ba ddereeva, n’abamu ku bantu abaakosebwa obubenje. 
Minister w’ebyemirimu n’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala agambye nti nga gavumenti baliko enkola nnyingi zebabaze ezigenderera okumalawo obubenje mu ggwanga, omwaka gwa 2030 wegunaatukira.
Obutaba na bugumiikiriza, obukoowu n’okuvugisa ekimama byebisinze okunokolwayo nti byebisinze okuvaako obubenje bw’okunguudo mu Uganda. 
Okusinziira ku alipoota ya poliisi abantu 10 bebafa olw’obubenje bw’okunguudo n’abalala nebasigala n’ebisago eby’amaanyi omuli n’okukutukako ebimu ku bitundu by’emibiri.

Etteeka ly’ebyenguudo akawaayiro namba 120, singa ddereeva yenna asingisibwa omusango gw’okuvugisa ekimama asasula engassi ya sente eziri wakati wa 16 -60,ze shs nga emitwalo 300,000/-  okutuuka ku 1,200,000/-. oba okusibwa mu nkomyo emyezi mukaaga okutuuka ku myaka ebiri oba byombi.

Wabula abamu ku beetabye ku mikolo gy’olunaku luno bagamba nti zikyali ntono zetaaga zongerweko ziwalirize ba ddereeva okukendeeza ku ndiima. Poliisi y’ebidduka etera okussibwa ku nguudo naddala mwasa njala okukwasisa amateeka agakugira abavuga endiima n’abavugisa ekimama, wabula ebiseera ebimu ba ddereeva babalabiriza mu bifo awatali basirikale  olwo nebalyoka bawenyuuka.
Era poliisi ekirambika lunye nti endiima ye kanaluzaala w’obubenje obusinga ku nguudo naddala mwasa njala, nga wakiri emmotoka entono eza buyonjo tezandisusse misinde  100km buli ssaawa(100km per hour), ate ezisaabaza abantu abangi tezaandisusse 80km buli ssaawa, ate ennene ezisaabaza ebyamaguzi nazo tezandisusse 80km,naye ba ddereeva abasinga tebabigoberera. 
Alipoota ya poliisi 2020 yalaga nti abantu 3,633 bebafiira mu bubenje bw’okunguudo,so nga ate december w’omwaka ogwo kyayitirira kubanga buli lunaku abantu 12 bebabufiiramu bwogerageranya ne n’enteebereza ye myezi emirala ey’abantu 10 abafiira mu bubenje bw’okunguudo buli lunaku.  

ShareTweetPin
Elis

Elis

Recent Posts

  • Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka
  • Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government
  • Obubenje butuze 67 mu wiiki emu
  • Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa
  • Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Navigate Site

  • Home
  • News
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
  • DEPARTMENTS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
  • Events
  • CBS PARTNERS
  • Archive
  • CONTACTS

CBS FM SOCIAL PLATFORMS

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist