• Latest
  • Trending
  • All

Abasawo balangiridde akediimo, aka ba Yintaani tekanaggwa.

November 19, 2021
Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka

March 27, 2023
Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government

Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government

March 27, 2023
Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

Obubenje butuze 67 mu wiiki emu

March 27, 2023
Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa

Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa

March 27, 2023
Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

March 27, 2023
Amakungula gasembedde!

Amakungula gasembedde!

March 27, 2023
Namiryango College School ejaguzza emyaka 121

Namiryango College School ejaguzza emyaka 121

March 26, 2023
Abaana babiri bafudde ekiziyiro – omu addusiddwa mu ddwaliro

Abaana babiri bafudde ekiziyiro – omu addusiddwa mu ddwaliro

March 26, 2023
Ettaka litabudde ab’oluganda – omu attiddwa

Ettaka litabudde ab’oluganda – omu attiddwa

March 26, 2023
St.Joseph’s Nyenga seminary etandise ebikujjuko by’emyaka 100

St.Joseph’s Nyenga seminary etandise ebikujjuko by’emyaka 100

March 25, 2023
Uganda National Students Association – obutakkaanya bweyongedde

Uganda National Students Association – obutakkaanya bweyongedde

March 25, 2023
Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

Entebbe express way etuze munnamawulire wa NTV

March 25, 2023
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Abasawo balangiridde akediimo, aka ba Yintaani tekanaggwa.

by Elis
November 19, 2021
in Amawulire, Features, Health
0 0
0
0
SHARES
85
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abasawo mu malwaliro ga gavumneti abegattira mu kibiina ki Uganda Medical Association, (UMA}balangiridde akediimo akatandika nga 22 Museenene 2021, ssinga gavumenti eremererwa okutuukiriza obweyamo bwayo obw’okwongera ku muwendo gw’abasawo mu malwaliro ag’enjawulo, n’okutereeza embeera mwebakolera.

Abasawo bano baagala gavumenti ewandiiseyo abasawo abalala waakiri ebitundu 40%, ku basawo abeetagibwa mu malwaliro ga gavumenti, okwongeza omusaala gw’abasawo abagezesebwa ba yintani,  okuva mu mitwalo 700,000 gutuuke ku bukadde 2 n’ekitundu ng’omukulembeze w’eggwanga bweyalagira.

Bagala ne gavumenti eriyirire abenganda z’abasawo abakosebwa mu mu kulwanyisa ekirwadde ki Covid 19 nga bajjanjaba abantu, n’okussa ebikozesebwa mu malwaliro.

Okuteeka wansi ebikola byabasawo  kwalina okutandika wamu nabasawo abali mukugezesebwa wabula abasawo mu kibiina kya UMA baali bakyali mu byakulonda bukulembeze buggya.

Dr Andrew Twinamatsiko akulira eby’amawulire mu kibiina ky’abasawo kino, agamba nti abasawo baasazeewo okuteeka wansi ebikola nga 22 November ssinga gavumenti teyeddako ku byebajisabye.

Dr Herbert Luswata, ssabawandiisi wekibiina ekitaba abasawo bano, agamba nti baabadde basuubira ministry y’ebyobulamu okwogera ku nsonga eziruma abasawo mu lukungaana olwayindidde ku imperial Royale Hotel, ne mu lukungaana lw’abasawo olwatuula ssabiiti bbiri eziyise, wabula tebalina bubaka bwonna bwebafuna kuva mu ministry.  

Dr Odongo Oledo Samuel, president wekibiina ki UMA agambye nti bagezezzaako okwogeraganya n’abakwatibwako ensonga, wabula tebanafuna kuddibwako kwassimba.

Emmanuel Ainebyona, ayogerera ministry y’eby’obulamu agambye nti ensonga z’abasawo zaatereddwa mu mbalirira y’ennyongereza eyatwaliddwa mu palamneti, nga balina essuubi nti zakukolebwako.

Mu kiseera kino abasawo abakyagezesebwa bawezezza ssabbiiti bbiri nga batadde wansi ebikola, nga banyolwa olw’omusaala omutono ogubasasulwa so president yalagira bongezebweko. Singa bbalaza ejja nga 22 etuuka ng’ensonga tezinagonjolwa n’absawo abakulu nebediima, abalwadde boolekedde akaseera akazibu.

Okwekalakaasa kw’abasawo okubadde kwakasembayo kwaliwo mu mwaka gwa 2017, nga baali bagala bongerwe ku musaala, era gavumneti nebasuubiza okutereeza embeera, naye n’okutuusa kati embeera y’emu yafuuka ga nnyana ganywebwa muwangaazi.

Wabula olunaku lw’eggulo palamenti yayisizza ensimi mu mbalirira ey’ennyongereza mwebategeerezza nti n’ensimbi z’abasawo zebamaze ebbanga nga basaba okubongeza mweziri.

Kati tekimanyiddwa oba nga abasawo banaagenda mu maaso n’akediimo kaabwe oba nedda. 

ShareTweetPin
Elis

Elis

Recent Posts

  • Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV akiiziddwa – Ssaabapolice aweerezza obubaka
  • Wakiso eyongedde okusala ku mbalirira yaayo – ssentebe atabukidde government
  • Obubenje butuze 67 mu wiiki emu
  • Ababaka Ssewanyana ne Ssegirinya basabye kooti eyimirize emisango gy’obutemu ejibavunaanibwa
  • Ababbira ente mu mmotoka bakiguddeko – abatuuze bagiteekedde omuliro

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Navigate Site

  • Home
  • News
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
  • DEPARTMENTS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
  • Events
  • CBS PARTNERS
  • Archive
  • CONTACTS

CBS FM SOCIAL PLATFORMS

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist